EMPAKA ZA YUNIVAASITE :Makerere Ne Ndejje zeetisse empaka z’okuwuga
Ttiimu y’abawala b'ettendekero ekkulu e Makerere beetisse empaka z’okuwugga n’omugatte gwa bubonero 641 mu mpaka za Inter University Games.
Mu balenzi, ttiimu ya Ndejje University y'ewangudde n’obubonero 626 mu mpaka ezikomekkerezeddwa olwaleero e Makerere.