ENJEGA Y’E KITEEZI:Ebyaliwo ku lunaku lw’egwa
Nga gukunukkiriza okuwera omwaka mulamba bukya Kasasiro w’e Kiteezi abumbulukuka n’atta abantu abasukka mu makumi ana mu August w’omwaka oguwedde,tuzeeyo mu kitundu awaagwa enjega eno okulaba embeera nga bweri.Bano baali baatekebwako ebiragiro gamba nga obutaddamu obutaddamu kusaalimbira ku kasasiro ono kwossa okusengula abo bonna abaali okumpi ne kasasiro ono.Peter Sserugo aliko by’akunganyiza ku nsonga eno.