EKIKOPO KYA CHAN :Micho aweze okufaafagana Ne Ivorycoast
Oluvannyuma lw'okukuba eggwanga lya Senegal ggoolo 1-0, omutendesi wa uganda Cranes Micho Sredojevic agamba nti omupiira gwabwe ogusigaddeyo mu kibinja n'eggwanga lya Ivory Coast gwakufa nakuwona olwekigendererwa eky'okwejako ekikwa kyobutava mu bibinja mu mpaka ez'emilundi mukaaga egy'omudiringanwa.