EKIFO KYA KAMIISONA MU PALAMENTI: NUP etabukidde Mpuuga, emulagidde addeko ebbali
Eyaliko akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Mathias Mpuuga ekibiina mwava ki NUP kimulagidde okulekulira ekifo ky'alimu nga kamisona wa palamenti oluvanyuma lw'okukkiriza nti yenyigira mu bikolwa eby'obuli bw'enguzi.