Eddwaliro lya Ntebe Grade A: Ab’ebyobulamu banoonya ssente kuzimba ddala
Abakulu mu minisitule ye by'obulamu beewuunyizza engeri eddwaliro lya Entebbe Grade A gyeribadde likyakola ate nga baaliggala dda.
Ateekerateekera minisitule y'ebyobulamu Dr. Diana Atwine agamba nti enteekateeka yaabwe yakuzimba ddwaliro ppya mu kifo ekyo era nga balinze ssente Kyokka ssentebe wa distulikiti y’e Wakiso Matia Bwanika agamba nti baludde nga baalwanira ettaka okutudde eddwaliro lino n'e minisitule y'ebyobulamu gyalumiriza nti erudde ng'eyagala liweebwe minisitule y'ebyokwerinda.