Bannamawulire balowooza ku kya kuzira kalulu ka 2026
Bannamawulire baweze okussa wansi ebikola mu akalulu ka 2026 singa akakiiko ke byokulonda tekavaayo nanteekateeka nungamu ey'okubawa obukuumi nga bakola eyabwe. President we kibiina ekigatta bannamawulire Mathias Rukundo agamba tebagenda kukkirriza bannamawulire kukubibwa nga ekyokuttale kyokka ebitongole ebivubnanyizibwa tebifaayo Bino okubyogera, Bannawulire babadde bakuza olunaku lwabwe olubeerawo buli mwaka nga 3 May.