Baabano ababundabunda abeenyigidde mu busuubuzi
Waliwo abantu bangi abafuna obuzibu nebadda mu kwekubagiza , naye si bwekiri ku bamu ku bantu abali mu nkambi y'ababundabunda e Kiryandongo.
Eno waliyo abasazeewo okwetaba mu bobusuubuiz okusobola okuyimirizaawo obulamu.
Abamu badduka mu ggwanga Kenya abalala mu South Sudan.