AMATABA E BUNDIBUGYO: Entindo nnya zeereddwa amazzi
Enkuba bikocho eyatonye e Bundibugyo yalese abaayo bibasobedde anti amataba gatute entindo z’okumigga nga kati tebalina webayita. Ekyomukisa omulungi tewanabo bantu bakafiiriddemu. Embeera eno yalese abantu mu kitundu kino bemagazza nga tebasobola kugenda kufuna bujjanjabi mu ddwaliro lye Bundibugyo olwa makubo agasaliddwako.