Aba NUP e Masaka ssi basanyufu ne ba RDC lwa kukubira kampeyini ku nsimbi z’emyooga
Bannakibiina ki National Unity Platform e Masaka bambalidde omukiise wa pulezidenti Ahamada Washaki okukuutira NRM akadingidi nga bw'atattana erinnya lyabwe nga yeyambisa enteekateeaka za gavumenti .
Kino kiddiridde RCC Washaki okwogerera NUP ebisongovu nga asinzira mu nkiiko z'emyooga awamu ne PDm bweyabadde alambula butya enteekateeka zino bwezitambula.