28 batikkidde obudyankono n’obusaseredooti e Masaka
Abakkiriza bakubiriziddwa okuyambako abaweereza abaggya mu Eklezia mu kusaasaanya ekigambo Kya Katonda wabula baleme kubatunuza mu bizibu byabwe. Bino bibadde ku Klezia ya Our lady of Sorrows ku lutikko e Kitovu Omusumba we Masaka Serverus Jjumba bw'abadde awa emiruka gyobuweereza eri abadyankoni abafuuse abasaserdoti saako n'abaseminaaliyo abafuuse abadyankoni. Omugatte babadde abantu 28.