ABAANA B’OKUNGUUDO: 154 bayooleddwa mu Kampala
Ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ki KCCA aga kiri wamu ne bannakyewa kikoze ekikwekweto ku nguudo ez’enjawulo okukunganya abaana abasiiba baleereetera ku nguudo z’ekibuga.
Mu kikwekweto kino abaana 154 bebakunganyiziddwa.