TUKOOYE OKUSOMERA KU MUTIMBAGANO: Abayiizi be Makerere beekalakasizza
Poliisi ekedde kugobagana n’abayizi ba ssetendekero wa Makerere, abakedde okwekalakaasa nga bawakanya eky’okusigala nga ba basomesa ku mutimbagano nga ate amatendekero gonna gaggulwawo dda.
Bano poliisi egezezaako okubawooyawoya nebeerema, kwekubakubamu omukka ogubalagala.