TEWALI KUZIBA KKUBO LYAFFE: Abatuuze b'e butuntumula batabukidde abayindi
Wabaluseewo okusika omuguwa wakati w’abamusiga nsimbi Abayindi n;abatuuze b’okulyalo Ndibulungi mu gombolola y e Butuntumula mu disitulikiti y’e Luweero ng’entabwe eva ku luguudo. Kigambibwa nti abayindi bano baagala kuzimba kyuma ekisogola omwenge mu kitundu kino wabula bwebatandise okusima omuzingi gw’ekizimbe n’ebazibiramu ekkubo ekijje abatuuze mu mbeera. Ensonga eno DPC, RDC ne Ssentebe wa disitulikiti ye Luweero baziyingiddemu.