Robert Kyagulanyi wakusunsulwa nga 3 omwezi ogugya
Nga ennaku z’okusunsulamu abantu abagenda okuvuganya
ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga zigenda
zisembera, ab’ekibiina ki NUP bategeezeza nga bwekimaze okusalawo
olunaku akikwatidde bendera Robert Kyagulanyi Ssentamu lwagenda okusunsulibwa akakiiko k’weby’okulonda e Kololo mu Kampala.
Bakkaatiriza nti bakugenda mu maaso nga batalaaga eggwanga okutunda manifesito yabwer eri abantu basobole okulonda Kyagulanyi.