OMWANA ASSE KITAAWE : Amusanze alwana ne nnyina mu kiro
Abatuuze b’e Kawanda Kirinyabigo baguddemu entiisa bafumbo bwebafunye obutakaanya nebatandika okulwaana ebyembi omutabani olw’obusungu akutte ekiso n’atema kitaawe okukkana nga amuse. Ettemu lino libadewo mukiro ekikeeseza olwaalero kusaawa nga mukaaga okw’ekiro.