Omusajjja asse mukazi we e Nansana
Abatuuze b’e Nabweru South mu Nansana baguddemu enkyekango, omusajja bwakakkanye ku mukazi we n’amutta. Bano basoose kulwanagana wano omusajja weyagwiridde omukazi mu bulago n’amutuga n’oluvanyu omulambo gw’e n’agusibira waggulu ku nyumba.