OKWEGUGUUNGA E NAMUGOONA : Abatuuze batabukidde ab'eby'okwerinda ku kyalo
Poliisi n’amagye ekoze ekikwekweeto kubantu abayingira mu kibuga nga tebakirizidwa mukiseera kino eky’omuggalo.
Gyebigweredde ng’abantu 36 bakwatiddwa n’emotoka 50 neziboyebwa, okusinziira ku poliisi tebasobola kukiriza bantu kutyoboola biragiro bya kutangira kusaasana kwa kirwadde ki Covid - 19.
Bangi kubano bategeezeza nga bbo bwebataafuna ssente za gav’t ez’omuggalo ate nga tebalina kyakulya.