Okutulugunya abantu kwe kwa suula NRM mu Buganda_Kiwanda Suubi
Amyuka ssentebe wa NRM mu Buganda Godfrey Kiwanda Suubi alaze obwenyamivu olw’ebikolwa by’okutulugunya abantu ebisusse mu ggwanga.
Ono agamba nti bino byebimu ku byaviirako NRM okuwangulwa mu Buganda