Okukuuma omuntindo gw'akawunga,aba UNBS babangudde ab'e Buyikwe
Abavunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu ggwanga aba Uganda National Bureau os Standards (UNBS) basisinkanye abalina ebyuma bya kasooli e Mayuge. Bannanyini byuma bya kasooli babanguddwa ku ngeri y’okukuumamu omutindo gwa kawunga kebafulumya.