OKUKUUMA OBUTONDE BW'ENSI E HOIMA : Enslo z'ebibira zitandise okulambibwa
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bibira mu ggwanga ki National Forestry Authority kitandise okugula ensalo z’ebibira eby’enjawulo oluvanyuma lw’abantu okweseenza ku bibira bino. Kyoka ng’eddimu lino litandika, abatuuze abaliranye ebibira bino basabye bakkirizibwe okusiga nga bakolerayo emirmu gyabwe mwebabadde bajja ensimbi