OBWEGASI G'EMANYI: Abasiraamu batukizza kaweefube w'okwegatta
Abakulembeze ba basiramu mu gwanga bakug’aanide ku muzikiti gw’a Kampala mukadde okulaba engeri gyebagenda okunyikizaamu enjiri y’okwegatta. Bano kubaddeko mufti Shaban Mubajje, Sheikh Obed Kamulegeya ne Sheikh Yunus Kamoga nebavumirira banaabwe abakyagaanye okubegattako.