Obutonde bw'ensi; abe Masaka, kaweefube bamuyisizza mu baana bamasomero
Abukulembeze mu kibuga Masaka nga bali wamu nab’ebyobutonde bwensi babakanye ne kaweefube w’okusimba emiti mu kibuga masaka nga bayita mu baana b’amasomero. Bagamba nti bakizudde nga singa abaana abato bayiga obugulu bwokusimba emiti , kijja kuba kyangu okutaasa obutonde bwensi.