Obubbi bwa pikipiki e Mpigi, aba boda boda bali mu bweraliikirivu
Poliisi e Mpigi eri kumuyiggo gw’ababbi ba pikipiki abakakkanye ku bantu babiri nebabakuba okwagala okubajja mu budde.
Mukiseera kino bebaakubye baweereddwa ebitanda mu ddwaliro e Mpigi wabula yo pikipiki gyebabaddeko ababbi bakuulise nayo.