NEMA ya kwerula empeenda z’entobazi okwetoloola eggwanga lyonna
Ekitongole ky’obutonde bw’ensi kitegeezeza nga bwekigenda okudamu okwerula empeenda z’entobazi zonna okwetoloola eggwanga lyonna.
Bagamba nti abantu bangi abesenzezza mu ntobazi nga beekwasa olw’obutamanya mpenda zaazo - okwogera bino babadde balambula ntobazi z’omugga Mayanja mu ggombolola y’e Gombe e Nansana.