NAMUTIKWA W'ENKUBA: Ab'e Namasagali yabalese beeyaguza luggyo
Abatuuze abali eyo mu 300 tebamanyi kyakuzaako oluvanyuma lwanamutikwa w’enkuba okuleka ebyalo bibiri nga biri ku ttaka e Namasagali mu Kamuli. Kati abakulembeze mu kitundu basaba kuyambibwa kuba tebamanyi kyakuzaako.