Mu Manya Amateeka, bannamateeka batubuulira ekiraamo lwe kiyinza okuwakanyizibwa
Okusinziira ku Mateeka n’obuwangwa buli muntu akubirizibwa okukola ekiwandiiko ekinyonyola byeyandiyagadde bikolebwe nga avudde mu bulamu bwensi eno , kino kyekiyitibwa ekiraamo.
Kyoka waliwo embeera eyinza okuviirako abantu abakyali abalamu okuwakanya ebigambo by’omugenzi by’atadde mu kiwandiiko kino.
Kati leero mu Kanyomero ka Manya Amateeka, omusasi waffe Prisca Namulema ayogeddeko ne bannamateeka ne batubuulira ekiraamo lwe kiyinza okuwakanyizibwa.