LWAKI MUTIMBULULA EBIFAANANYI BYAFFE? Aba NUP balumiriza poliisi n'amagye
Ekibiina ki NUP kirumilizza Poliisi n’amagye okutimbulula ebifaananyi by’omuntu wabwe abakwatidde bendera ku bwa President Robert Kyagulanyi Ssentamu.
Bino byogeddwa ekibiina bwekibadde kitongoza ekifaananyi ekipya ekigenda okukozesebwa mu kiseera kya kakuyegge.