Katikkiro agamba okuwuula kuzza emabega
Katikkiro Charles Peter Mayiga, asabye abantu naddala abavubuka okwewala enkola ey’ekiwuulu gyebettanidde ensangi zino. Agamba nti amaka n’obufumbo buwangwa obuwedde emirimu omusibuka abantu abalimu ensa mu biseera by’omumaaso. Bino abyogedde bwabadde asisinkanye abakulembeze b’ababangula abafumbo ku klezia y’e Lubanga abamanyiddwa nga Tuesday Class.