Hanifah Bint Ramathan yenyumiriza mu kulima emwanyi
Mu Yiga Okuyiiya olwaleero katulabe Hanifah Bint Ramathan afunye mu kulima emwanyi n’emirimu emirala gyatetekanya awaka. Hanifah agamba singa tebyali bivumo byeyafuna yandibadde tali kyali kati. Emmwanyi ze azirabirira n’okufuba okuziteekamu ebijimusa n’asobola okuzifunamu.