ENSI KULABA : Kiwanuka yazaalibwa talina ngalo
Mu Ensi Kulaba olwaleero tugenda kuwulira emboozi ya Lawrance Kiwanuka omutuuze w’e Munyonyo, aliko obulemu ku mikono. Ono atubuulide nti yazaalibwa emikono gye gyombi tekuli ngalo - ono atubuulidde nti eky’okutondebwa bwati tekimulemeseza kukola mirimu gye.