ENSAKO Y'ABAKADDE: E Mubende bangi baziganyuddwamu
Abakadde e Mubende abenyumiriza mu nsako yabwe abaweebwa eyabuli mwezi ey’e 25,000 okusobola okweyimirizaawo.
Eno abamu basobodde okubaako kyebakola mu nsimbo zino naddala okulunda ebisolo gamba nga embuzi.