ENKUBA ESUDDE ENNYUMBA E BUSIA : Omwana omu afiriddewo, addusiddwa mu ddwaliro
Ekikangabwa kibuutukidde abatuuze b’e Budibya mu ggombolola y’e Masinya e Busia enkuba ebaddemu kibuyaga bwesudde anyumba okukakkana nga omwana ow’emyaka 7 afudde ate abalala nebatwalibwa ku bisago.