Emmundu nya tezirabika
Poliisi egamba emmundu nya zibiddwa kubaserikale baayo nga n’abamu balekebwa batiddwa mu bulumbaganyi obuze bubakolebwako mu Mityana ne Wakiso - egamba bano yabaguddeko dda omyiggo era esaawa yona baakukwatibwa. Era balabudde n’ebannayuganda ku bufere obweyongedde naddala mukiseera kino nga ennaku enkulu zisembera.