EMISOLO EGYISOLOZEBWA TEGYIMANYIDDWA : Ba Kansala e Nansana beekubidde enduulu ewa RDC
RDC wa Wakiso Justine Mbabazi ategeezeza nga watagenda kuttira liiso ku bantu abasolooza emisolo egyekimpatiira ku bantu. Ba kansala abakiika ku munisipaali y’e Nansana kyebasookeddeko mu kanso yabwe nga abantu bwebaddukira gyebali okubayamba ku misolo emiyitirivu egyibagyibwako.