Ebe Mpigi, embalirira z'ebitundu bayisiza za buwumbi
Bakansala ba disitulikiti ey'e Mpigi bayisizza embalirira yaabwe ey'omwaka gw'ebyensimbi 2023/24 wakati mukwemulugunya nga bwebatafiiriddwako kimala bwekituuka ku mafuta agabaweebwa n'ensako. Mungeri y’emu n’e Gombolola y'e Bunamwaya mu munisipaali ya Makindye Ssabagabo bayisizza embalirirra ya kawumbi kamu mu obukadde bisatun'e million bisatu 1.3bn gyebagenda nga bano okusinga essiira balitadde ku kuyoola kasasiro, okulima enguudo kko n’ebirara.