E Mubende abakulembeze bakoze ekikwekweto okulwanyisa Ebola
Abakulemebeze n’ab’eby’obulamu e Mubende bakoze ekikwekweto mwebaggalidde amaduuka agawerako agatagoberera bisaanyizo byateekebwawo okwetangira ekirwadde ki Covid - 19.
Obwedda byebasinga okutunuulira ky’ekifo awanaabirwa engalo era edduuka erisangiddwa nga terikirina nga liragirwa okuggalawo.