E Kikuube, poliisi ekutte ateberezebwa okwetaba mu buli bwanguzi
Poliisi mu disitrict ye Kikuube ekutte amyuka ssentebe wa disitulikiti Vincent Opio ng’alangibwa kukozesa lukujjuku najja ensimbi ku bantu nga abasuubizza emirimu. Kigambibwa nti bino Opio yabikola mwaka guwedde , bweyajja obukadde busatu okuva ku bantu babiri nga abasuubizza emirimu kyatatuukiriza. Akadde konna wakusimbibwa mu mbuga za mateeka abitebye.