Bba ssentebe b'ebyalo e Mityana bagamba waliwo abagala okubatuusako obulabe
Ba Ssentebe b’ebyalo e Mityana bali mukutya olw’abantu bebatannaba kutegeera abagenda babalumba nga babatiisatiisa okubatusaako obulabe.
Bano RDC w’e Mityana Isa Ntumwa abategeezeza nga bwebalina okukwatagana ne poliisi okulaba nga bamalawo obumenyi bw’amateeka mu kitundu kino.