Babirye anyumya ennaku gye yalabira e Dubai
Mu Nsi Kulaba olwaleero tugenda kuwilira emboozi ya Jamira Babirye ng’atulombojjera okubonabona kw’ayiseemu e Dubai gyeyali yagenda okunoonya ensimbi. Bbabiry y’omu ku bannayuganda abangi abakakomezebwawo okuva e Dubai gyebabade babonabonera