ANI AYAMBA : Omukazi asula ku kkubo n'abaana bana ( Okuwa obuyambi- 0784384042 oba 0756767617)
Mu Nsooba West e Kyebando gyetusanze Sylvia Namata ng'atubidde n'abaana 4 mu ttundubaali lyebaazimba ku luguudo lwa Northern Bypass oluvannyuma lwa bba okumusuulawo.Mukiseera kino ono talina ayamba.