Amina Namuswe asiimye abalabi ba Spark TV abaavayo okumuduukirira
Amina Namuswe gwetwakulaga omwaka okuwenda nga yenna yagya akabina oluvanyuma lw’okwokebwa olwejje lw’amazzi asiimye abalabi ba Spark Tv abaavayo okumuduukirira. Mukiseera kino asobola okutuula, wadde nga ebimu ku biwundu tebinnawona ebikyetaagisa obujjanjabi.