Abasomesa ba sayansi bazeemu okusomesa
Oluvanyuma lw’abakulira abasomesa ba sayansi okutegeeze nga bwebayimiriza akediimo kabwe, olunaku lwa leero tutuseeko ku masomero agamu e Hoima bano nga bazeemu dda okusomesa abaana b’egwanga. Bano babadde bamaze ebbanga lya sabiiti bbiri nga tebakola.