Abaserikale basaba gav't okubagatta mu nteekateeka y'emyooga
Abaserikale ba poliisi mu disitulikiti y'e Kyankwanzi beekubide enduulu eri minisita wa Microfinance Haruna Kasolo nabo okugattibwa mu nteekateeka y’emyooga. Okwogera bino minisita kasolo abadde mu disitulikiti y’e Kyankwazi ne kiboga nga alambula enteekateeka y’e Myooga.