ABASAWO BAKOMBYE KWERIMA :Bakutte olunaku olw'okutaano nga batadde wansi ebikola
Abasawo ba gav’t bakutte olunaku ow’okutaano nga batadde wansi ebikola okutuusa nga gav’t ekoze ku nsonga zaabwe - bano era beemulugunyiza nekubbaluwa eyabawandiikiddwa ssabamanisita nga ebasaba abadde ku mirimu. Batubuulidde nti ebbaluwa bbo bazikoowa nga baagala bikolwa kyoka kuba bazze bazifuna naye nga tewalim kikolebwa.