Abalimisa abasoba mu 240 bali mu kutendekebwa
Abalimisa abasoba mu 240 okuva mu disitulikiti ezisoba mu makumi 40 bakunganyiziddwa ku ttendekero ly’eby’obulimi li National Farmers Leadership Centre e Kampiringisa mu Mpigi okubangulwa ku ngeri y’okufukiriramu ebirime mukifo ky’okulinda enkuba.
Okusinziira ku minisitule y’eby’obulimi abalimi tebasaanye kulinda nkuba okulima kubanga kino kibazizza nyo emabega abamu nebafiirwa olw’ekyeya.
AgafaEyo