Abakugu batangaazizza ku "Independents" abayitiridde
Bannabyabufuzi, kko n’abagoberera ensonga zino balaze okutya nti enkola y’ebiiina ebingi yandisaanirawo ddala, nga kino kivudde ku bantu abayitirivu abesimbyewo ku bwannamunigina.
Bagamba buli awangulwa mu kamyufu k’ekibiina nga asalawo kwesimbawo nga tagidde mu kibiina ekimazeemu ebibiina kko n’okulonda kwa kamyufu ensa.