Aba Taxi abamu bakyalinzeeko okwongeza ebisale by'entambula okutuuka ku balaza
Wadde nga olunaku lw’eggulo abagoba ba Taxi baaweze okwongeza ebisale bye ntambula, bangi tusanze bakyali ku bisale ebikadde. Bagamba kituufu banyigirizibwa naye n’abasaabaze tebalabika nga okwongeze ebisale ekiyinza okwongera okubabuza.