AB'OLUGANDA BAKAAYANIRA TTAKA : Omu asaye emmere y'amunne e Butega -Miytana
Waliwo abasobeddwa ku kyalo Butenga e Mityana oluvanyuma w’ab’oluganda okusaawa emeere yabwe yona nga entabwe eva ku nkaayana ku ttaka. Tukitegedde nti bano obwananyinni ku ttaka babufuna oluvanyuma lwa kitaabwe okulibagabanya wabula ate kyabawedeko omu okusaawa emeere yabwe nga agamba ettaka lirye.