ZUNGULU : Olutalo lw'akasirise munda mu kibiina ki DP lukyagenda mu maaso
Abawagizi abamu batandiise okunoonya ebibanja awalala.Okusinziira ku DP, kuba kuva Luzira nodda e Kitalya. N'abasajja kati olubajjukizaako bongere ku nsimbi z'akameeza bakaaba maziga kubanga tebakyaziraba.