ZUNGULU:Abavubuka bakyewuunya lwaki abakadde bongedde okweyingiza mu kalulu kaabwe
Abavubuka mu bitundu by'eggwanga bingi bakyewuunya lwaki abakadde bongedde okweyingiza mu kalulu kaabwe nga ne mu bifo bifo ebimu baasimba n'ennyirira okukeetabamu. Ne bwe batuuka okukkaayana era abazeeyi basaba nnyo akazindaalo okusinga bbo nga kati balayidde ebikonde n'etteke okulamula ensonga zino. Bino n'ebisingawo biri mu ZUNGULU